Pageviews

Saturday, November 23, 2013

UG Lyrics - Bamugambe – Bebe Cool



Verse 1
Bakulabila mu kubo ng’oyengela
Abatamanyi nga bebuuza nti oba waba kyi
Kumbe bambi olojja mukwano oh…
Atakimanyi takitegela kiba kya kyaama atte nga kyamunda
Ebintu byo mukwano bijjude amayengo oh…
Kili mutu omala kukisumulula nolab’ekivaamu
N’olusozi omala kuluvuunuka noda ku museetwe
Kati kambagambe, omukwano musaana mu okulinda
Ela namwe mumugambe, emikwano gyibeera gyilimba ah…
Kati kambagambe, nti mu mukwano musaana mu okulinda
Ela namwe mumugambe, emikwano gyibeera gyilimba ah…

Chorus
Bamugambe, ekintu kyakoze si kyilungi
Bambi mumugambe, nti kyatelekela omunaku kyigya
Bamugambe, ekintu kyakoze si kyilungi
Bambi mumugambe, nti kyatelekela omunaku kyigya

Verse 2
Bajajja balugela nti mu bagalana tosaayo kikyo,
Elyo elyomukulu, awadugala nga wewalaba
Kale muno mukuume, newaba mulwade muyambe
Katugambe mukyaamu, mutula babiri ela nemuteesa ah…
Ogwo gwe mukwano abagalana
Gwebasanide kuba na gwo nga bali mu maka
Bakwatagana, tebayombagana
Bakumagana, nga bakolagana
Ogwo gwe mukwano abagalana
Gwebasanide kuba na gwo nga bali mumaka
Bakwatagana, tebayombagana
Bakumagana, nga bakolagana…

(Chorus)

Outro
Kati mu mukwano… (oh ooh…)
Nsazeewo kugenda mu maaso… (oh ooh…)
Bambi mu mukwano… (oh ooh…)
Nsazeewo kugenda mu maaso… (oh ooh…)

(Chorus) X2

No comments:

Post a Comment

Please leave your comment here...