Pageviews

Friday, April 1, 2011

Ug Lyrics - Wandekangawo[Dream Galz]

Oh Oh Oh

Nakwagalanyo Gwe Nondagga Sibyolikko

Omutima Nenkuwa Ngamanyi Mukwano Olikyussa

Era Waliwo Olussi We walinga Tontegera

Nze Nga Nagezzako okulaba Ngabulikimu kirungi

Kati Nkoye Okubera Mukisikirizze

Bewayagala Okusinga Bakuyambe

Kati Nange Nnonya Oyo Anajagala

Atanimbe Atambukke So Yo Anatomezza

Bera Nabo Bolowozza Nti Beba Kukuba

Sigala Nabo Tijja Nabo Kuba Nze kutadde

Chorus X2

Mazima Wandekangawo Nogenda
Nga Olowozza Tekinuma

Laba Wekugambakko No Yomba

Olussi Okuba

Kale Olabye wekibba Ekibii

Walekka wo Nze Eyali Amanyidde

Embera Zoooo Katti Wejjusa

Oh Oh Oh…..Oh Oh Oh

ojukira wenakusutanga nongalabanjja

Ebirungi Nendettanga Nmanyi Mukwano Onosiima

Omukwano Nenkuwa Nga munange Nmanyi Turi Telera

Emirundi Minji Nonsobya Ogayagala NZE mba nkwetondera

Ekigambo Sorry Mukamwa Kko

Nakizula Tekyatondebwa

No Omutima Ogutetonda, Ngagumenya Tegwetikika

Wali Ononya Kyotamanyi

Atenga No Kyali Munze

Wakwana No Genda Nga Buli Muwala gwolabye Nti YONO

Nonkubanga Nonvumanga Ntondabawo Oh OH

Nonvuluga Nongobakko Abe Nganda YEAH!

Wambonyabonyanga Nyo.. Wanumyanga

Chorus to Fade..

No comments:

Post a Comment

Please leave your comment here...