Nakulanga ntya ebigambo
Ngasagala nyo lugambo
Nga enyombo sizi komboza
Nga nekyo ne maama njulira
Naye abantu basobede
Juliana batabudde
Negwewali omanyi edda
Okukyussa tekitwala budde
Chorus 2x
Kasita oyambukka (kibaluma)
Buli kalungi kofunna (kibaluma)
Batya nyo okubalekka (ehh)
Ye fittina eyo jolabba
Verse 2
Wobba bubbi tebbakuba bubi
Ate bwofuna wolaba ababi
Nebwobatolina nsobi
Tekibagana kukufula kabi
Abo abatunula tebaba balabi
Baba basinga aduyi kabisa
Nakola musango ki gwe tunula
Okujjako okwekolerera
Repeat Chorus 2x
Verse 3
Kabogere ye atte nabagambaki
Abafuwa endere
Essanyu lyabwe kulaba nti we
Balifunira we ddeka essanyu
Kabogere ye atte nabagambaki
Abafuwa endere
Essanyu lyabwe kulaba nti we
Balifunira we ddeka essanyu
Nababukka nze
Tebakya nkabya
Nababukka nze
Tebakya nnyinza
Bannange nnali nkoze eyali anyirira
Bannange nakaba nakaba nekowa
Abantu abo baveko (2x)
Oh oh
Abantu bakwe nnyo
Kibaluma x6
Repeat Chorus till fade
Pageviews
Friday, April 1, 2011
Ug Lyrics - Kibaluma [Juliana Kanyomozi]
Verse 1
Subscribe to:
Post Comments (Atom)
A translation of this beautiful song would be greatly appreciated. Thank you!
ReplyDelete