Pageviews

Saturday, November 23, 2013

UG Lyrics: Agenze - Bebe Cool



Intro
Agenze Agenze
Agenze oohoohoo

Chorus
Mama wa Baanabange
Komawo eka Mukwano
Ofumbe
Ab'ebiganbo baaveko
Bakuyinula Mukwano Ofumbe
Mama wa Baanabange
Gwenjagadde
Mubulamu Bwange
nenkuwanantyo
Nenkubita bita nensuuta Gwe
Ogenze Ogenzee
Wenakusangira Wansibiza nti
Bulamu nekufa, Olisigala nange
Nonkubamu Embooko zange musanvu
Mama Wabanna Kyokooze kikyamu
Okuwuliriza Ebigambo byabo  abateesi
Bateggeka bapangulula
nga tupanga

Chorus
Obulamu bwange bujudde maziga
Nakukaba Okuva lwewagenda nga ogenze
Abaana benagulilanga amata
Nomugati bulikadde
Kati ngugula neguvunda
bulikasela
Benewanirangakko nti nina owange
Omufumbi
Kati Baseka banfudde kalibobbo
Nga ebitala byange bitusse bya
Kilajala
Ebizibu bingi Ebibeera Mubafumbo
Era mukufumba mujudde Okulwana
Abatabulimu Be Basiguula abafumbo
Naye abafumbo Bambi Mugume

Chorus
Bambada nbadaba Bebe
Bebe Cool ayombye ne Zuena
Bambada nbadaba Bebe
Zuena Agenze na Banna
Bambada nbadaba Bebe
Bakikaye Balipira Zuena
Bambada nbadaba Bebe

UG Lyrics: Bogolako - Bebe Cool



Intro
Now this, is real… Gagamel crew takin’ over
Let dem know onceagain, some likkle bway wan contest with the baddest
But a bad man is a bad man, and a fool is a fool man
So that’s why Bebe Cool back, in a new style, in a new fashion…
Check  this!

Verse 1
Wayisewo ebiseera bingi
Ng’abantu bangi bogeera bingi nyo
Amazima byeboogede bingi
Nga bikutula bo kuba ba mimwa gyabwe
I could not reply them a fool
Cos’ everybody knew all a dem might be fooled by Cool
A fool is a fool and Cool is so cool
That’s why people say Bebe Cool is cool
Nay’omunene laba tapowa (eh!)
Omuziki nze gwebansaba (eh!)
Abawagizi nze gwemba mbawa (eh!)
Bebe cool sijja genda…

Chorus
Boom back bogolako
It’s a new style it’s a brand new riddim
Boom back bogolako
Bebe cool in a brand new fashion
X2

Verse 2
Gyempit’eyo mpulila bangi abaawula soda Fanta ne Sprite
Naye bo webabeela soda
Nze mbeera gyendi Tapolin oba Guiness
Kati wuliliza higher level, higher level with a big mega cable
On top a make you discomfortable, atagifuna agudde mubikopo
Kati wuliliza higher level, higher level with a big mega cable
On top a make you discomfortable, atagifuna agudde mubikopo

(Chorus)

Bridge
Renix! Kays! Well this is more fire…
Bebe Cool, D-records, what dem gonna do now?
Well dis is more fire, Big Size ah gonna do it again

Verse 3
Anha… baliwa abagamba, munemune talina gyagenda
Anha… baliwa abagamba, Big Size talina mukyala
Anha… baliwa abagamba, munemune talina gyagenda
Anha… baliwa abagambabig size talina mukyala
(Repeat Verse 1)
(Chorus) X2

UG Lyrics: Ndiisa Buti - Bebe Cool



Verse 1
Wuliriza kano leero kendeese, kalimu omuziki okyimanyi okukafuna
Ate nga kakambwe nyo, ela nga kasonsola mu style, size ebakuba
Nsazewo kulumba kub’abebigambo tebalina kakwate ku byenabula
Abantabula silina budde bwabwe mbasalako kijaasi tebambabira
Ku luno ndi muka gwe siba fako lyo, kyebiligwera nga muwekeera
Mukama bwakuwa n’enume ezaala… kaneyagale!

Chorus
Ndiisa buti sipapa, gw’obwesibako sibwe laba bwenyilila
Kandiise buti sitoba, eno gyetulimu film buli kibanda afa
X2

Verse 2
Biseera bili yali ntandikwa nga buli kyenkola siduma nkimanyi
Okuba nga nzitoye nyo simusango Katonda bwatyo bweyangerera
Abaganda bagamba akwat’empola tomusinga lugendo eky’okimanyi
Abalekaana laba bwebaselera, abalina ku magezi olwo netugaziwa
Big size embi zetuparkinga… amaaso negabakanuka
Babaza twambala nga balingiriza… omuraasi takyasoboka!

(Chorus)

Verse 3
Ham… ham… ham… ham… ham… ham…
Ham… ham… ham… ham… ham… ham…
Bugum, tomutya!
Film yino kuntandikwa, Bebe Cool muzanyi muka
Gwe nebwoba kibanda otya
Season esembayo wekoma nsalawo
Film yino kuntandikwa, Bebe Cool muzanyi muka
Gwe nebwoba kibanda otya
Season esembayo wekoma nsalawo

(Repeat verse 2)

(Chorus)

Outro
Bugum! Gagamel Entertainment Crew
A Renix Production bad man crew
Power Records, Straight Andrew
Big up to all my fans and friends

UG Lyrics: Missing You – Bebe Cool ft Rema



Into (Rema)
Ooh… Ooh… Ooh… sweet music…

Chorus (Rema)
I’ll be missing you when yo gone away (gone away…)
I’ll be holding on till you come again (come again…)
I’ll be missing you when yo gone away (gone away…)
I’ll be holding on till you comin’ back (comin’ back…)

Verse 1 (Bebe Cool)
Time and time again,
I’ve thinking about, my life without you
Still can’t figure out, what I’m gonna do,
Or how will I feel without you
A lot of confusion in my life
Cos I dunno if I can say goodbye to you
With me alone in my life
I will use my eyes to eat, I will never touch you girl
Kati tondeka mu full temptation
Nja kufuba nkulis’amaaso gange nogabooga
No matter who, no matter what, no matter where
Nja kufuba nkulindelinde ko gwe

(Chorus)

Verse 2
Nja kufuba okukulindalinda ko…
Naye bwolindalinda ko, njagala obe mugumu
Nja kufuba okugaana abalala…
Gwe nomal’obakwatako, nze tonkwatako
Nja kufuba okukulotalota ko…
Gwe nomal’otandoota nange sikulota yo
Nkukakasa kmu sigya kukubalika…
Gwe nomal’ontobalika nze nkusalako nako
Tick tock tick tock the clock will ring
As I’m holding back, waiting for you
Replacement rejected, no one can fit
The atmosphere condusive, for you and for me

(Chorus)

Verse 3 (Rema)
Love is not an explainable ting…
And that’s why I cannot replace your sweet love…
And if I could ever replace your sweet love…
I cannot replace your heart…

(Chorus)

(Outro)
Hahahaha, classic!
Buzz Studios, Kingsley Prince!
Good ragga music a ball…
Alongside Rema, remember dat
Serious business agwan…